Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa (@bobnsibirwa) 's Twitter Profile
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa

@bobnsibirwa

2nd Deputy. KATIKKIRO (Premier) | Minister of Finance-Buganda Kingdom | President & Group CEO-Africa Coffee Academy | District Rotary Governor Emeritus

ID: 3055619368

calendar_today23-02-2015 11:54:33

577 Tweet

3,3K Followers

515 Following

Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa (@bobnsibirwa) 's Twitter Profile Photo

Ntusizza obubaka bwa Katikkiro mu kujaguza n'okwebaza Katonda atambuza Canon John Fred ne Dr. Anne Kazibwe emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu era bazzemu okunyweeza n'okuggumizza ebirayiro. Canon John Fred Kazibwe ye Headmaster wa King's College Budo. Mbagaliza ekiisa kya Katonda

Ntusizza obubaka bwa Katikkiro mu kujaguza n'okwebaza Katonda atambuza Canon John Fred ne Dr. Anne Kazibwe emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu era bazzemu okunyweeza n'okuggumizza ebirayiro. 

Canon John Fred Kazibwe ye Headmaster wa King's College Budo.

Mbagaliza ekiisa kya Katonda
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa (@bobnsibirwa) 's Twitter Profile Photo

Nyanjulidde Obuganda alipoota ya Luwalo lwaffe ey'omwaka 2024 okuva mu mwezi gwa Gatonnya okutuuka nga Ntenvu, 2024 n'engeri ensimbi 1,686,199,406/= zetwafuna gye zaakozesebwa nga bwe biragiddwa wammanga;

Netabye mu kusaba nga Rev. Samuel Muwonge yeebaza Katonda omutambuza emyaka 10 nga akulembera kitongole ekibuulizi ky'enjiri eky'Obulabirizi bwe Namirembe. Neebaza Rev. Samuel Muwonge okuyitiibwa n'okuweereza enjiri obutaweera.

Netabye mu kusaba nga Rev. Samuel Muwonge yeebaza Katonda omutambuza emyaka 10 nga akulembera kitongole ekibuulizi ky'enjiri eky'Obulabirizi bwe Namirembe.

Neebaza Rev. Samuel Muwonge okuyitiibwa n'okuweereza enjiri obutaweera.
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa (@bobnsibirwa) 's Twitter Profile Photo

Ntusizza obubaka bwa Ssaabasajja mu kutongoza enteekateeka ya Tubeere balamu Community outreach ku St. Joseph Parish Kyengera mu ssaza Busiro. Bbeene yeebaza Banaddini n,Abaami be abasosowaza enteekateeka eno eri abantu abasoba mu 10,000 abajumbidde okufuna obujjanjjabi.

Ntusizza obubaka bwa Ssaabasajja mu kutongoza enteekateeka ya Tubeere balamu Community outreach ku St. Joseph Parish Kyengera mu ssaza Busiro.

Bbeene yeebaza Banaddini n,Abaami be abasosowaza enteekateeka eno eri abantu abasoba mu 10,000 abajumbidde okufuna obujjanjjabi.
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa (@bobnsibirwa) 's Twitter Profile Photo

Neebaza Ssaabasajja Kabaka okusiima nkulemberemu enteekateeka y'okukuzza amazaalibwa ge ag'emyaka 70. Neyama ne banange balonze okukola enteekateeka ezigyayo Ekitiibwa, Obumu, n'Okukuuma Ennono yaffe n'Obuwangwa. Awangaaale Ssaabasajja!

Neebaza Ssaabasajja Kabaka okusiima nkulemberemu enteekateeka y'okukuzza amazaalibwa ge ag'emyaka 70.

Neyama ne banange balonze okukola enteekateeka ezigyayo Ekitiibwa, Obumu, n'Okukuuma Ennono yaffe n'Obuwangwa.

Awangaaale Ssaabasajja!
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa (@bobnsibirwa) 's Twitter Profile Photo

Ku lwa Katikkiro, ntongoza ekigimusa ky'Obwakabaka "ekigimusa ky'emmwanyi enkulu" n’Ebitooke byetukoze ne bannamikago aba Grainpulse Ltd Enkolagana eno egenda kuwagira abalimi n'abalunzi okuyiga enkozesa y'ebigimusa n'eddagala, okubifuna ku beeyi ensaamusaamu ate nga bya mutindo

Ku lwa Katikkiro, ntongoza ekigimusa ky'Obwakabaka "ekigimusa ky'emmwanyi enkulu" n’Ebitooke byetukoze ne bannamikago aba Grainpulse Ltd

Enkolagana eno egenda kuwagira abalimi n'abalunzi okuyiga enkozesa y'ebigimusa n'eddagala, okubifuna ku beeyi ensaamusaamu ate nga bya mutindo
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa (@bobnsibirwa) 's Twitter Profile Photo

Nga Ssentebe w'Olukiiko oluteekateeka okujaguza Amazaalibwa ga Kabaka age emyaka 70, nyanjulidde Obuganda enteekateeka z'ebijaguzo mu bujjuvu nga bweziragiddwa mu bifaananyi.

Please join Healthy Heart Foundation (HHF) for the Etendo Worship Concert and take part in this noble cause of 'Gift a Heart, Save a life'. All proceeds will go to supporting heart surgeries and post-surgery care. Tap etendo.healthheartfoundation.org/h/tickets to buy a ticket or donate.

Please join <a href="/HealthyHeartFdn/">Healthy Heart Foundation (HHF)</a> for the Etendo Worship Concert and take part in this noble cause of 'Gift a Heart, Save a life'. All proceeds will go to supporting heart surgeries and post-surgery care.  
Tap etendo.healthheartfoundation.org/h/tickets to buy a ticket or donate.
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa (@bobnsibirwa) 's Twitter Profile Photo

Kulika Kulika Ayi Mpologoma ya Buganda okutuuka ku lunaku luno olw'ekkula ery'emyaka 70. Katonda Yeebale🙏 Yuguuma Yuguuma Ayi Ssaabasajja Kabaka! #KabakaMutebiAt70

Kulika Kulika Ayi Mpologoma ya Buganda okutuuka ku lunaku luno olw'ekkula ery'emyaka 70. Katonda Yeebale🙏

Yuguuma Yuguuma Ayi Ssaabasajja Kabaka!
#KabakaMutebiAt70