Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile
Buganda Kingdom

@bugandakingdom_

This is the Official Account of the Kingdom of Buganda.

ID: 2958184379

linkhttp://www.buganda.or.ug calendar_today03-01-2015 09:40:40

12,12K Tweet

163,163K Followers

86 Following

Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Owek. Dr. Anthony Wamala alambudde obutaka bw’ebika; Abalangira b’Ekibulala n’Ekiwere ebisangibwa mu ssaza Ssingo. Owek. Wamala asabye abakulu b'Ebika okunyweza obukulembeze n’okusala amagezi ku ngeri gye bakulaakulanyamu Ebika bongere okusikiriza

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Owek. Dr. Anthony Wamala alambudde obutaka bw’ebika; Abalangira b’Ekibulala n’Ekiwere ebisangibwa mu ssaza Ssingo. 

Owek. Wamala asabye abakulu b'Ebika okunyweza obukulembeze n’okusala amagezi ku ngeri gye bakulaakulanyamu Ebika bongere okusikiriza
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Omubaka wa Algeria mu Uganda his Excellency Mourad Amokrane ategeezezza nti okutumbula ebitone kya nkizo nnyo mu kukyusa embeera z'abantu n'ebyenfuna byabwe. Bino Mourad abyogeredde ku MUMSA high school Mityana ku mpaka za Katemba, ennyimba n'emizannyo wakati w'enju ennya

Omubaka wa Algeria mu Uganda his Excellency Mourad Amokrane ategeezezza nti okutumbula ebitone kya nkizo nnyo mu kukyusa embeera z'abantu n'ebyenfuna byabwe. 

Bino Mourad abyogeredde ku MUMSA high school Mityana ku mpaka za Katemba, ennyimba n'emizannyo wakati w'enju ennya
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Enteekateeka ya Minisita okusisinkana Abaami ba Kabaka mu Ssaza Ssingo etandise. Minisita wa Gavumenti ez'Ebitundu n'ensonga za Buganda ebweru, Oweek Joseph Kawuki abukeerezza nkokola e Ssingo, gyagenze okulambika Abaami ba Kabaka ku mitendera gyonna okuviira ddala ku butongole

Enteekateeka ya Minisita okusisinkana Abaami ba Kabaka mu Ssaza Ssingo etandise. 

Minisita wa Gavumenti ez'Ebitundu n'ensonga za Buganda ebweru, Oweek Joseph Kawuki abukeerezza nkokola e Ssingo, gyagenze okulambika Abaami ba Kabaka ku mitendera gyonna okuviira ddala ku butongole
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Nnaabagereka Sylivia Nagginda atuuse okusaasira Katikkiro Charles Peter Mayiga n'omukyala Margaret Mayiga olw'okufiirwa Taata Eldard Medard Bazongere Walakira. Okusabira omugenzi kuli mu maka ge e Buloba mu Busiro.

Nnaabagereka Sylivia Nagginda  atuuse okusaasira Katikkiro <a href="/cpmayiga/">Charles Peter Mayiga</a> n'omukyala Margaret Mayiga olw'okufiirwa Taata Eldard Medard Bazongere Walakira. Okusabira omugenzi kuli mu maka ge e Buloba mu Busiro.
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Obwakabaka bwa Buganda busaasidde ab'enju y'omugenzi Eldard Walakira olw'okuviibwako omwagala waabwe. Ku lw'Obwakabaka, Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek. Prof. Twaha Kaawaase y'aweerezza obubaka obw'okusaasira, obusomeddwa Omukubiriza w'Olukiiko lwa Buganda Owek. Patrick

Obwakabaka bwa Buganda busaasidde ab'enju y'omugenzi Eldard Walakira olw'okuviibwako omwagala waabwe.

Ku lw'Obwakabaka, Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek. Prof. Twaha Kaawaase y'aweerezza obubaka obw'okusaasira, obusomeddwa Omukubiriza w'Olukiiko lwa Buganda Owek. Patrick
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Eggombolola okuva masaza ataano (5); Buddu, Ssingo, Mawogola, Butambala ne Mbale ye wavudde abantu ba Beene abaleese oluwalo lwa bukadde ana n’emitwalo kyenda mwebiri (40,920,000) mu nkola ya Luwalo Lwaffe ku Bulange e Mmengo. Ku lwa Katikkiro, Minisita wa Kabineeti, Olukiiko

Eggombolola okuva masaza ataano (5); Buddu, Ssingo, Mawogola, Butambala ne Mbale ye wavudde abantu ba Beene abaleese oluwalo lwa bukadde ana n’emitwalo kyenda mwebiri (40,920,000) mu nkola ya Luwalo Lwaffe ku Bulange e Mmengo.

Ku lwa Katikkiro, Minisita wa Kabineeti, Olukiiko
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Abaami ba Kabaka mu Ssaza Ssingo balambikiddwa ku ntambuza y’emirimu mu buweereza bwa Ssaabasajja Kabaka. Okulambika kuno kukoleddwa Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu, okulambula kwa n'ensonga za Buganda ebweru, Oweek Joseph Kawuki, nga asinzidde ku mbuga ye Ssaza Ssingo mu

Abaami ba Kabaka mu Ssaza Ssingo balambikiddwa ku ntambuza y’emirimu mu buweereza bwa Ssaabasajja Kabaka. 

Okulambika kuno kukoleddwa Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu, okulambula kwa n'ensonga za Buganda ebweru, Oweek Joseph Kawuki, nga asinzidde ku mbuga ye Ssaza Ssingo mu
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde Omugenzi Eldard Walakira, Taata wa Margaret Mayiga Mukyala wa Katikkiro Charles Peter Mayiga. Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek. Prof. Twaha Kaawaase Kigongo, obubaka bw'Obwakabaka abutisse Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher

Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde Omugenzi Eldard Walakira, Taata wa Margaret Mayiga Mukyala wa Katikkiro Charles Peter Mayiga.

Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek. Prof. Twaha Kaawaase Kigongo, obubaka bw'Obwakabaka abutisse Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Kkooti ya Kisekwa ewadde ensala ku musango ogukwata ku Kasolya mu Kika ky'Emmamba. Omutaka James Mubiru Zziikwa V, ono nga ye Gabunga ow’omulundi ogwa 38, kkooti ekakasiza nti ye Gabunga omutuufu era ye musika wa Yosiya Kasozi. Ebisingawo 👇 gambuuze.ug/omusango-mu-ki…

Kkooti ya Kisekwa ewadde ensala ku musango ogukwata ku Kasolya mu Kika ky'Emmamba.

Omutaka James Mubiru Zziikwa V, ono nga ye Gabunga ow’omulundi ogwa 38, kkooti ekakasiza nti ye Gabunga omutuufu era ye musika wa Yosiya Kasozi. 

Ebisingawo 👇
gambuuze.ug/omusango-mu-ki…
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Jjaja Muteesaasira Keeya Tendo Namuyimba, Omutaka akulira Ekika ky'e NGO, asisinkanye muzzukulu we Munnamateeka Derrick Kavuma, Ssaabasajja Kabaka gwe yasiimye akulire olukiiko olutaba ebibiina by'abavubuka ba Buganda olwa Buganda Youths Council nga Ssentebe w'alwo. Jjaja

Jjaja Muteesaasira Keeya Tendo Namuyimba, Omutaka akulira Ekika ky'e NGO, asisinkanye muzzukulu we Munnamateeka Derrick Kavuma, Ssaabasajja Kabaka gwe yasiimye akulire olukiiko olutaba ebibiina by'abavubuka ba Buganda olwa Buganda Youths Council nga Ssentebe w'alwo. 

Jjaja
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Jjajja w’Olulyo Olulangira mu Buganda Ssaalongo Luwangula Basajjansolo alambudde embuga ya Nakkuule esangibwa e Nansana, ssaza Kyaddondo era atemye evvuunike okutandiika omulimu gw’okuzimba buggwe ku mbuga eno eteekebwe ku mutindo. Mu kaweefube Obwakabaka bwa Buganda gwe bulimu

Jjajja w’Olulyo Olulangira mu Buganda Ssaalongo Luwangula Basajjansolo alambudde embuga ya Nakkuule esangibwa e Nansana, ssaza Kyaddondo era atemye evvuunike okutandiika omulimu gw’okuzimba buggwe ku mbuga eno eteekebwe ku mutindo.

Mu kaweefube Obwakabaka bwa Buganda gwe bulimu
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Minisitule ya Gavumenti ez’Ebitundu mu bwakabaka ekyabakanye ne kaweefube w'okubangula Abaami ba Kabaka ku mitendera gyonna mu Masaza ga Buganda. Ssabbiiti eno kaweefube ono ayindira mu Ssaza Ssingo nga akulembeddwamu Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu n'ensonga za Buganda

Minisitule ya Gavumenti ez’Ebitundu mu bwakabaka ekyabakanye ne kaweefube w'okubangula Abaami ba Kabaka ku mitendera gyonna mu Masaza ga Buganda. 

Ssabbiiti eno kaweefube ono ayindira mu Ssaza Ssingo nga akulembeddwamu Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu n'ensonga za Buganda
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Minisita Kawuki akyaddeko ku kitebe kya District ye Kiboga n'awayamu n'akulira eby'emirimu "Chief Administrative Office" Mw. Saul Nsubuga Zirimenya n'amwebaza enkolagana ennungi eriwo n'obwakabaka ate naddala mu kujjumbira enteekateeka ya luwalo lwaffe buli mwaka. Oweek Joseph

Minisita Kawuki akyaddeko ku kitebe kya District ye Kiboga n'awayamu n'akulira eby'emirimu "Chief Administrative Office" Mw. Saul Nsubuga Zirimenya n'amwebaza enkolagana ennungi eriwo n'obwakabaka ate naddala mu kujjumbira enteekateeka ya luwalo lwaffe buli mwaka. 

Oweek Joseph