
Kazibwe Israel Kitooke
@kazibweisrael
Minisita w'Amawulire, Okukunga era Omwogezi w'Obwakabaka.
ID: 1699727572618072064
07-09-2023 10:13:46
223 Tweet
654 Followers
31 Following



Emyaka 12, Buganda ositudde ekitiibwa kyayo era bangi boosikirizza okuweereza Kabaka nga tutwala eky'okulabirako kyo eky'obumalirivu mu kutuukiriza obuvunaanyizibwa Kabaka bwe yakwasa. Tukuyozaayoza nnyo Owek. Charles Peter Mayiga #KatikkiroMayigaAt12





Katikkiro Charles Peter Mayiga yalambudde abalimi b'emmwanyi e Ssingo era n'atongoza omwaka gwa #EmmwanyiTerimba 2025-2026. Ensonga enkulu ze tukubiriza abantu baffe kati kwe kwongera omutindo ku mmwanyi, abavubuka n'abakyala okujjumbira okulima emmwanyi ate ffenna tunywe Kaawa.








Ku lwa Katikkiro Charles Peter Mayiga, ntikudde oluwalo okuva mu bantu ba Beene abavudde mu ggombolola ez'enjawulo mu Kyaddondo, Buddu, Kooki n'amasomero. Mu kiseera kino kye tulimu eky'okujjukira #Amatikkira32 aga Kabaka Mutebi II, mbasabye okujjumbira enteekateeka ezaalambikiddwa.




