
KINGDOM TV
@kingdomtvuganda
Building A Kingdom Focused Generation
ID: 1828485588908924928
http://www.kingdommediaug.com 27-08-2024 17:32:09
1,1K Tweet
728 Followers
91 Following

Ku lw'okubiri lwa wiiki eno nga 3rd June ku lunaku lwa bajjuulizi, tosubwa olukungana lwa Family Prayer Sumit wano ku kkanisa ya Christianity Focus Centre Mengo - Kisenyi. #AnitaAmong Bishop David Kiganda Pastor Cindy Kiganda #KTVUpdates #familyprayersummit



Wuuno eyayimba TONZIJJUKIZA💃 Tumulina ku TV leero 🔥 #527 only on kingdom TV at exactly 5pm to 7pm. #KtvUpdates #527 Mc Matslive MaxelDJ_256 MC Kats


Charles Twine eyaliko omwogezi w’ekitongole kya Poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango ekya CID e Kibuli ne munne Noah Mutwe bakomezeddwawo mu kkooti ya Buganda Road okusobola okuwulira okusaba kwabwe okw’okweyimirirwa ku kakalu ka Kkooti. Ababiiri wano bagulwako emisango






Omulabirizi Bishop David Kiganda asumba ekkanisa ya CFC esangibwa e Mengo mu Kisenyi asabye abantu ba katonda, bulijjo omulaka okugussanga ku kunoonya katonda bwebaba baakwanguyirwa nsi eno. Omulabirizi era abakubirizza okweyagaliranga mu mbeera yonna gyebaba balimu nebwetaba nnunji


Ngatukyagenda mu maaso n’emboozi y’omuwala alumiriza omubaka wa Parliament of Uganda Kamukama Benjamini omuggyako ssente nga amusuubizza okumufunira omulimo ebweru n’amaliriza nga amutunze mu bwa malaaya, Olwaleero tukuleetedde engeri gyeyatoloka okutuuka okudda ku butaka. #KTVUpdates



Omukulembezze w'eggwanga Yoweri K Museveni ne Mukyala we Janet K Museveni bewandiisiza okuzza obuggya endagamuntu zabwe. Essaawa eno gavumenti eri mu kuzza buggya endagamuntu zabannayuganda ezinateera okugwako wamu nezo ezaggwako. #KTVUpdates #ensisinkanomakeke14june2025





Siipika wa Parliament of Uganda Anita Annet Among akomezawo empapula ze eri akakiiko kebyokulonda kukitebe kya NRM Party mu Kampala. Akulira akakiiko kano Tang Odoi amulangiride nga bwataliko amuvuganya mukamyufu ka NRM Party ku kifo ky'omubaka wa Bukedea disitulikiti. Yoweri K Museveni


Omukubiriza w’olukiiko lw’eggwanga olukulu Anita Annet Among asunsuddwa era n’aweebwa bendera y’ekibiina kya NRM okuvuganya ku kifo ky’omubaka omukyala owa disitulikiti ya Bukedea oluvannyuma lw’akakiiko k’ebyokulonda mu kibiina kino okuwandula abadde amwesimbyeko Hellen Adeke

