Walusimbi Isa Nvule (@mayorwalusimbi) 's Twitter Profile
Walusimbi Isa Nvule

@mayorwalusimbi

Mayor Nakifuma Naggalama Town Council

ID: 1613834870748241921

linkhttps://nupuganda.org/ calendar_today13-01-2023 09:47:23

903 Tweet

67 Followers

46 Following

Walusimbi Isa Nvule (@mayorwalusimbi) 's Twitter Profile Photo

Today we welcome the Katikkiro of Buganda Kingdom Owek Charles Peter Mayiga at Hajji Umaru Ddumba Coffee Farm 🚜 Estate and Mr Sseguyas Agromixed and Livestock Farm in Nakifuma-Naggalama Town Council. Tukwaniliiza nyo Owekitiibwa mu Essaza Kyaggwe #MukonoDistrict

Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

#EmmwanyiTerimba Leero nkedde mu Ssaza Kyaggwe okulambula abalimi b'emmwanyi wamu naabo abakola emirimu emirala egitambulira ku kirime ky'emmwanyi.

#EmmwanyiTerimba

Leero nkedde mu Ssaza Kyaggwe okulambula abalimi b'emmwanyi wamu naabo abakola emirimu emirala egitambulira ku kirime ky'emmwanyi.
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Mu kwogera kwe e Ddiikwe mu nnimiro ya Kimuli, Katikkiro yebazizza omulimi ono olw'obunyiikivu, era n'asaba banna kyaggwe okutwala ekifaananyi ekyo era agamba nti nga baagala okugoba obwavu balina kukola era nga emmwanyi lye kkubo erisoboka. Asabye banna kyaggwe okukozesa

Mu kwogera kwe e Ddiikwe mu nnimiro ya Kimuli, Katikkiro yebazizza omulimi ono olw'obunyiikivu, era n'asaba banna kyaggwe okutwala ekifaananyi ekyo era agamba nti nga baagala okugoba obwavu balina kukola era nga emmwanyi lye kkubo erisoboka. 

Asabye banna kyaggwe okukozesa
Walusimbi Isa Nvule (@mayorwalusimbi) 's Twitter Profile Photo

Tuli beesiimu ela tuli basanyufu olwokukyaalakwo mu Essaza Kyaggwe wano mu Mumyuuka Nakifuma. Tukwagaliza olugendo oluluunji Mukuuma Ddamula. Awangala Ayi Ssabasajja Kabaka wa Buganda.

Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Kamalabyonna alambudde amaka ga Hajji Yawe Ramathan e Makukuba mu lugendo lwaliko olw'okulambula abalimi b'emmwanyi e Kyaggwe. Katikkiro asinzidde mu maka ga Yawe Aramanthan kati omugenzi, batabani be abaasalawo obutatunda ttaka lya bazadde baabwe wabula nebalyongerako omutindo

Kamalabyonna alambudde amaka ga Hajji Yawe Ramathan e Makukuba mu lugendo lwaliko olw'okulambula abalimi b'emmwanyi e Kyaggwe. 

Katikkiro asinzidde mu maka ga Yawe Aramanthan kati omugenzi, batabani be abaasalawo obutatunda ttaka lya bazadde baabwe wabula nebalyongerako omutindo
Essaza Kyaggwe (@essaza_kyaggwe) 's Twitter Profile Photo

*EKIGENDA MU MAASO KATI.* Omumyuka owookubiri owa Ssekiboobo mw.Katende Fred mu nsisinkano y'abakulembezze ba Bagoma aba *Kyaggwe Bagoma Group* Nga baano bebasanyusa ku kisaawe nga bawagira omupiira.

*EKIGENDA MU MAASO KATI.*                    Omumyuka owookubiri owa Ssekiboobo mw.Katende Fred mu nsisinkano y'abakulembezze ba Bagoma aba *Kyaggwe Bagoma Group*  Nga baano bebasanyusa ku kisaawe nga bawagira omupiira.
Ewaffe Cultural Village (@ewaffevillage) 's Twitter Profile Photo

It’s that time of the season, Don’t Miss having a stop over at Ewaffe Cultural Village enroute to Jinja to enjoy the mouth watering Luwombo. #VisitEwaffe #Culturalexperience

It’s that time of the season, 
Don’t Miss having a stop over at <a href="/EwaffeVillage/">Ewaffe Cultural Village</a> enroute to Jinja to enjoy the mouth watering Luwombo. 
#VisitEwaffe  #Culturalexperience
Walusimbi Isa Nvule (@mayorwalusimbi) 's Twitter Profile Photo

Tuyozayoza muganda waffe ateela mutuuze munnafe wano e Ggonve mu Nakifuma-Naggalama TC Omwaami Dr Robert Ssonko olwo buvunayizibwa obwamutukiddwa okuva embuga. Kulwa ba Nakifuma-Naggalama TC, tweyama okutambula wamu no'lukiiko lwe okuyamba ku bantu baffe ablina ebizibu mu bikka

Walusimbi Isa Nvule (@mayorwalusimbi) 's Twitter Profile Photo

Kilunji nnyo. Bulunji Bwansi nsonga yankizo nnyo mu kukuuma ebyaalo byaffe nga biyoonjo. Kino kikeendeeza ku nsasanya ye bilwadde ebivva kubukyaafu. Ngo'bukelembeze bwe Nakifuma-Naggalama TC twebaza abakulembeze be Essaza Kyaggwe olwokutulungamya mu nsoonga eno

Kilunji nnyo. Bulunji Bwansi nsonga yankizo nnyo mu kukuuma ebyaalo byaffe nga biyoonjo. Kino kikeendeeza ku nsasanya ye bilwadde ebivva kubukyaafu. 

Ngo'bukelembeze bwe Nakifuma-Naggalama TC twebaza abakulembeze be <a href="/Essaza_Kyaggwe/">Essaza Kyaggwe</a> olwokutulungamya mu nsoonga eno