NTUUYO ZANGE (@ntuuyozange) 's Twitter Profile
NTUUYO ZANGE

@ntuuyozange

Okukola bwe Bugagga bw'omuntu

Ndi munnakibiina kya #BugandaYiyo_BugandaYange

ID: 1673991348624453638

calendar_today28-06-2023 09:47:38

26,26K Tweet

743 Followers

364 Following

BAGANDA ON ŤWÌTTER (@bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

Bannaffe aba Miller Nkedi Motors mwebale nnyo okuwagira enteekateeka ya #BYBYLUWALOLWAFFE2025 certificate ya shs. 400,000/= bbe ddu. Akuwa naawe gwowa, abantu ba Kabaka bagala bodaboda bannaffe bonna balina boda ennungi ku ssebte entono. Ekibiina kya BUGANDA YIYO BUGANDA YANGE 🫆 kikowoola

Bannaffe aba  <a href="/MillerNkedi/">Miller Nkedi Motors</a> mwebale nnyo okuwagira enteekateeka ya #BYBYLUWALOLWAFFE2025 certificate ya shs. 400,000/= bbe ddu.

Akuwa naawe gwowa, abantu ba Kabaka bagala bodaboda bannaffe bonna balina boda ennungi ku ssebte entono. 

Ekibiina kya <a href="/BugandaYiyo/">BUGANDA YIYO BUGANDA YANGE 🫆</a> kikowoola
BUGANDA YIYO BUGANDA YANGE 🫆 (@bugandayiyo) 's Twitter Profile Photo

Bannaffe tugenda kukiika embuga nga 26 August. Nsaba ffena tuwagiire enteekateeka eno eyokuwagiira Obwakabaka bwa Global Family. Ssente zitekebwa ku nnamba ya Muwanika 0757068605 Ndagire Christine Cc: MUZZUKULU WEMBUGA OFFICIAL🇺🇬 Milly Nassolo Kikomeko Gideon Nova Kwikiriza #BYBYLUWALOLWAFFE2025

BAGANDA ON ŤWÌTTER (@bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

Bannaffe SUUBI NASSANGA 🇬🇹 Nalugwa Lilian Mamito ❤️ ne Mukyala Ramla tweyanziza nnyo tweyazenge Bannaffe abalala tubajjukiza #BYBYLUWALOLWAFFE2025 atuuse, wagiira enteekateeka eno olwaleero nga ogula certificate okuva ku shs. 10,000 okugenda waggulu. #BugandaYiyo_BugandaYange

Bannaffe <a href="/shon_nassanga/">SUUBI NASSANGA 🇬🇹</a> <a href="/nalugwa_lilian/">Nalugwa Lilian Mamito ❤️</a> ne Mukyala Ramla tweyanziza nnyo tweyazenge 

Bannaffe abalala tubajjukiza #BYBYLUWALOLWAFFE2025 atuuse, wagiira enteekateeka eno olwaleero nga ogula certificate okuva ku shs. 10,000 okugenda waggulu. 

#BugandaYiyo_BugandaYange
BAGANDA ON ŤWÌTTER (@bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

Bannamitimbagano nate tubajjukiza nti tugenda kukiika embuga nga 26 August 2025. Tubasaba ffena okwenyigira obuterevu munteekateeka eno. #BYBYLUWALOLWAFFE2025 #BugandaYiyo_BugandaYange

Bannamitimbagano nate tubajjukiza nti tugenda kukiika embuga nga 26 August 2025. Tubasaba ffena okwenyigira obuterevu munteekateeka eno. 

#BYBYLUWALOLWAFFE2025 
#BugandaYiyo_BugandaYange
Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Ssaabasajja Kabaka asiimye n’atuuma ekizimbe ky’ekittavvu kya Buddu CBS PEWOSA, erinnya, 'MEERU' Ekizimbe kino mu butongole tukigguddewo leero ng'emu ku nteekateeka z'okujaguza n'okujjukira Amatikkira ga Kabaka Mutebi II ag'omulundi ogwa 32 #Amatikkira32

Ssaabasajja Kabaka asiimye n’atuuma ekizimbe ky’ekittavvu kya Buddu CBS PEWOSA, erinnya, 'MEERU'

Ekizimbe kino mu butongole tukigguddewo leero ng'emu ku nteekateeka z'okujaguza n'okujjukira Amatikkira ga Kabaka Mutebi II ag'omulundi ogwa 32 

#Amatikkira32