SHOE DOCTOR COLLECTION (@shoedoctor7) 's Twitter Profile
SHOE DOCTOR COLLECTION

@shoedoctor7

GOD IS OUR PATTERN OUR PLANS ARE BIG, We deal in Secondhand items and Brand New Shoes

Member #BugandaYiyo_BugandaYange

ID: 1436752615719809026

calendar_today11-09-2021 18:05:20

41,41K Tweet

665 Followers

732 Following

BAGANDA ON ŤWÌTTER (@bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

Bannaffe aba Miller Nkedi Motors mwebale nnyo okuwagira enteekateeka ya #BYBYLUWALOLWAFFE2025 certificate ya shs. 400,000/= bbe ddu. Akuwa naawe gwowa, abantu ba Kabaka bagala bodaboda bannaffe bonna balina boda ennungi ku ssebte entono. Ekibiina kya BUGANDA YIYO BUGANDA YANGE 🫆 kikowoola

Bannaffe aba  Miller Nkedi Motors mwebale nnyo okuwagira enteekateeka ya #BYBYLUWALOLWAFFE2025 certificate ya shs. 400,000/= bbe ddu.

Akuwa naawe gwowa, abantu ba Kabaka bagala bodaboda bannaffe bonna balina boda ennungi ku ssebte entono.

Ekibiina kya BUGANDA YIYO BUGANDA YANGE 🫆 kikowoola
Buganda Youth Council (@bugandayouthc) 's Twitter Profile Photo

Ssentebe w'abavubuka mu Buganda munnamateeka Derrick Kavuma akubiriza bannankobazambogo ku Bishop's SS Mukono okwewala okukozesa ebiragalalagala era abasabye okwenyigira mu bukulembeze bulijjo n'okuba ekyokulabirako ekirungi eri abalala. BAGANDA ON ŤWÌTTER BUGANDA YIYO BUGANDA YANGE 🫆 Charles Peter Mayiga

BUGANDA YIYO BUGANDA YANGE 🫆 (@bugandayiyo) 's Twitter Profile Photo

Bannaffe tugenda kukiika embuga nga 26 August. Nsaba ffena tuwagiire enteekateeka eno eyokuwagiira Obwakabaka bwa Global Family. Ssente zitekebwa ku nnamba ya Muwanika 0757068605 Ndagire Christine Cc: MUZZUKULU WEMBUGA OFFICIAL🇺🇬 Milly Nassolo Kikomeko Gideon Nova Kwikiriza #BYBYLUWALOLWAFFE2025

BAGANDA ON ŤWÌTTER (@bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

Bannaffe SUUBI NASSANGA 🇬🇹 Nalugwa Lilian Mamito ❤️ ne Mukyala Ramla tweyanziza nnyo tweyazenge Bannaffe abalala tubajjukiza #BYBYLUWALOLWAFFE2025 atuuse, wagiira enteekateeka eno olwaleero nga ogula certificate okuva ku shs. 10,000 okugenda waggulu. #BugandaYiyo_BugandaYange

Bannaffe SUUBI NASSANGA 🇬🇹 Nalugwa Lilian Mamito ❤️ ne Mukyala Ramla tweyanziza nnyo tweyazenge

Bannaffe abalala tubajjukiza #BYBYLUWALOLWAFFE2025 atuuse, wagiira enteekateeka eno olwaleero nga ogula certificate okuva ku shs. 10,000 okugenda waggulu.

#BugandaYiyo_BugandaYange
BAGANDA ON ŤWÌTTER (@bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

Bannamitimbagano nate tubajjukiza nti tugenda kukiika embuga nga 26 August 2025. Tubasaba ffena okwenyigira obuterevu munteekateeka eno. #BYBYLUWALOLWAFFE2025 #BugandaYiyo_BugandaYange

Bannamitimbagano nate tubajjukiza nti tugenda kukiika embuga nga 26 August 2025. Tubasaba ffena okwenyigira obuterevu munteekateeka eno.

#BYBYLUWALOLWAFFE2025
#BugandaYiyo_BugandaYange
BAGANDA ON ŤWÌTTER (@bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

Nyabo Tusiime Sarah okusokera ddala bulijjo bwobeera oyogera kunsonga naddala eza Buganda tomala gabukira bintu. Ensonga zoyogerako tozimanyi naye oli wano obugesa obulimba bwo. Munnaffe Obwakabaka bulina omwogezi Oweek. Kazibwe Israel Kitooke wabwo kunsonga zonna era n'emikuttu