Sarah Kayz (@sarahkayz50) 's Twitter Profile
Sarah Kayz

@sarahkayz50

ID: 1560018289102839808

calendar_today17-08-2022 21:39:57

1 Tweet

1 Followers

19 Following

BAGANDA ON ŤWÌTTER (@bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

Nga 4 June ffena tugenda kubeera ku Buganda Heritage and Tourism Board (BHTB) nga tulaba bannalulungi baffe nga bolesa ebitone byabwe wamu ne creative wear zabwe. Eno enteekateeka y'emu kwezo ezikulembedde nga twetegekera GRAND FINALS nga 13 June ku Hotel Africana #MissTourismBuganda2025💖💖

Nga 4 June ffena tugenda kubeera ku Buganda Heritage and Tourism Board (BHTB) nga tulaba bannalulungi baffe nga bolesa ebitone byabwe wamu ne creative wear zabwe.

Eno enteekateeka y'emu kwezo ezikulembedde nga twetegekera GRAND FINALS nga 13 June ku Hotel Africana

#MissTourismBuganda2025💖💖
Buganda Heritage and Tourism Board (BHTB) (@tourbugandaug) 's Twitter Profile Photo

The #MissTourismBuganda2025 Queens had an official guided tour of UWEC, gaining insights into Uganda’s incredible wildlife & learning the vital role conservation plays in tourism. Much thanks UWEC for a delight tour that left our Queens both enlightened and inspired

The  #MissTourismBuganda2025 Queens had an official guided tour of UWEC, gaining insights into Uganda’s incredible wildlife & learning the vital role conservation plays in tourism.

Much thanks UWEC for a delight tour that left our Queens both enlightened and inspired
BAGANDA ON ŤWÌTTER (@bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

Olwaleero Ssenkulu wa Buganda Heritage and Tourism Board (BHTB) Omukungu Nsubuga Najib Ssekikubo akyaliddeko baana bawala abavuganya ku bwa #MissTourismBuganda2025 mu Bootcamp yabwe ku UWEC . Abajjukizza nti wadde #MissTourismBuganda2025 agenda kubeera omu naye bonna abatwala okubeera nga bawanguzi

Olwaleero Ssenkulu wa Buganda Heritage and Tourism Board (BHTB) Omukungu Nsubuga Najib Ssekikubo akyaliddeko baana bawala abavuganya ku bwa #MissTourismBuganda2025 mu Bootcamp yabwe ku UWEC .

Abajjukizza nti wadde #MissTourismBuganda2025 agenda kubeera omu naye bonna abatwala okubeera nga bawanguzi
CBS FM UG (@cbsfm_ug) 's Twitter Profile Photo

Bannalulungi b'ebyobulambuzi mu Buganda Kingdom okuva mu masaza ag'enjawulo bayingidde enkambi (bootcamp) ku Zoo e Ntbe gyebagenda okubangulirwa n'okusomesebwa ku b'yokukuuma obutonde bwensi n'ebirala. Empaka z'okulondako Nnalulungi w'ebyobulambuzi za nga 14 June. #CBSFmUpdates

Bannalulungi b'ebyobulambuzi mu Buganda Kingdom okuva mu masaza  ag'enjawulo bayingidde enkambi (bootcamp) ku Zoo e Ntbe gyebagenda okubangulirwa n'okusomesebwa ku b'yokukuuma obutonde bwensi n'ebirala.
Empaka z'okulondako Nnalulungi w'ebyobulambuzi za nga 14 June.
#CBSFmUpdates
MUZZUKULU WEMBUGA OFFICIAL🇺🇬 (@mwembugaoficial) 's Twitter Profile Photo

THANK YOU GUYS FOR VOTING NDAGIRE SARAH for #MissTourismBuganda2025. Let's do it again today. You vote means alot to her Mr. President Gideon Nova Kwikiriza this young girl need your Masanyalaze bambi🙏 Cc: Milly Nassolo Kikomeko Nalugwa Lilian Mamito ❤️ Dr. Katumwa Kenneth 🇺🇬 help her🙏 africavotes.com/n/ndagire.sara…

BAGANDA ON ŤWÌTTER (@bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

Bannamutala gwa Buganda Yiyo Buganda Yange Ssenkulu wa Buganda Heritage and Tourism Board (BHTB) Omukungu Nsubuga Najib Ssekikubo era nga ye mumyuka wa Ssentebe waffe MUZZUKULU WEMBUGA OFFICIAL🇺🇬 abakunga mwenna okutaba munteekateeka ya #MissTourismBuganda2025 egenda mu maaso mu Bwakabaka bwa Buganda Kingdom . Mukiseera

Bannamutala gwa Buganda Yiyo Buganda Yange Ssenkulu wa Buganda Heritage and Tourism Board (BHTB) Omukungu Nsubuga Najib Ssekikubo era nga ye mumyuka wa Ssentebe waffe  MUZZUKULU WEMBUGA OFFICIAL🇺🇬 abakunga mwenna okutaba munteekateeka ya #MissTourismBuganda2025 egenda mu maaso mu Bwakabaka bwa Buganda Kingdom .

Mukiseera
UWEC (@uwec_entebbezoo) 's Twitter Profile Photo

Ready to ride the wild side of Lake Victoria with EddyWaveRunner? Jet skiing is now available at UWEC! Come for the animals, stay for the adrenaline. 🚤#WildRide #JetSkiUganda

Ready to ride the wild side of Lake Victoria with EddyWaveRunner? Jet skiing is now available at UWEC!  Come for the animals, stay for the adrenaline. 🚤#WildRide #JetSkiUganda
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Kati kuwagira Kika kyo na Ssaza lyo, anti Nnalulungi w'Ebyobulambuzi mu Buganda 2025 tumulaba nga 13/06/2025 ku Hotel Africana. Osobola n'okulonda Nnalulungi wo ng'onyiga wano 👇 africavotes.com/p/miss.tourism… #MissTourismBuganda2025

Kati kuwagira Kika kyo na Ssaza lyo, anti Nnalulungi w'Ebyobulambuzi mu Buganda 2025 tumulaba nga 13/06/2025 ku Hotel Africana.

Osobola n'okulonda Nnalulungi wo ng'onyiga wano 👇
africavotes.com/p/miss.tourism…

#MissTourismBuganda2025
Buganda Heritage and Tourism Board (BHTB) (@tourbugandaug) 's Twitter Profile Photo

The Queens had a great honour & sheer excitement of meeting Mr. Musingo David, the Chief Warden of UWEC. From a conversation & reflection about wildlife conservation and Tourism, it was really a powerful connection steeped in wisdom, inspiration & heritage.

The Queens had a great honour & sheer excitement of meeting Mr. Musingo David, the Chief Warden of UWEC.

From a conversation & reflection about wildlife conservation and Tourism, it was really a powerful connection steeped in wisdom, inspiration & heritage.
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Abawala abavuganya ku bwannalulungi weby'obulambuzi mu Buganda, boolesezza eby'obuwangwa eby'enjawulo ebyoleka omuganda omutuufu okuli; e nnyambala, olulimi, ebitone nga amazina, okutontoma, okusiiga ebifaananyi, okuzannya katemba, n'ebyafaayo by'Amasaza gye basibuka.

Abawala abavuganya ku bwannalulungi weby'obulambuzi mu Buganda, boolesezza eby'obuwangwa eby'enjawulo ebyoleka omuganda omutuufu okuli; e nnyambala, olulimi, ebitone nga amazina, okutontoma, okusiiga ebifaananyi, okuzannya katemba, n'ebyafaayo by'Amasaza gye basibuka.