UBC STAR TV UGANDA (@startvuganda) 's Twitter Profile
UBC STAR TV UGANDA

@startvuganda

UbcStarTv, The best National Luganda Station Ekutusaako Amawulire,Eby'emizannyo n'ebisanyusa...
Eno y'emunyeenye y'eggwanga yokka!!!
STUDIO LINE : 0776511404

ID: 839804534285283330

linkhttp://www.ubc.ug calendar_today09-03-2017 11:46:18

10,10K Tweet

1,1K Followers

930 Following

UBC STAR TV UGANDA (@startvuganda) 's Twitter Profile Photo

Olukungaana lw'eggwanga ku by'obulamu n'eddembe ly'obuntu, Gavumenti Essuubizza okulaba nga emiwaatwa egiriwo gizibikibwa. #StarTvUpdates

Olukungaana lw'eggwanga ku by'obulamu n'eddembe ly'obuntu, Gavumenti Essuubizza okulaba nga emiwaatwa egiriwo gizibikibwa. 
#StarTvUpdates
UBC STAR TV UGANDA (@startvuganda) 's Twitter Profile Photo

EKIRIKO: Okusunsula Abegwanyiza Ebifo mu Bibiina by'obufuzi, Tuli mu Pulogulaamu #AkaasammeemeEssunsuliro ne Kisubi Jackson Bannabyabufuzi bateesa ku nsonga zonna. Namugga Gorreth National Unity Platform NRM Party FDC Twegatteko_ youtu.be/NAc2gMt5qwE

UBC STAR TV UGANDA (@startvuganda) 's Twitter Profile Photo

Gavumenti ng’eyita mu nteekateeka y’okukuuma obutonde egabidde BannaKampala Cylinder za Ggaasi ezisoba mu 100. E nteekateeka eno ewomeddwamu omutwe Ssaabaminisita w’eggwanga Robinah Nabbanja. #StarTvUpdates

Gavumenti ng’eyita mu nteekateeka y’okukuuma obutonde egabidde BannaKampala Cylinder za Ggaasi ezisoba mu 100.
E nteekateeka eno ewomeddwamu omutwe Ssaabaminisita w’eggwanga Robinah Nabbanja.

#StarTvUpdates
UBC STAR TV UGANDA (@startvuganda) 's Twitter Profile Photo

Eyaliko ssenkulu w’ettendekero lya Makerere University Business School(MUBS), Omukenkufu Wasswa Balunywa ayimbuddwa ku kakalu ka kkooti ka bukadde 15 ez’obuliwo. #StarTvUpfates

Eyaliko ssenkulu w’ettendekero lya Makerere University Business School(MUBS), Omukenkufu Wasswa Balunywa ayimbuddwa ku kakalu ka kkooti ka bukadde 15 ez’obuliwo.

#StarTvUpfates