
Tonny Muwangala
@tonnymuwangala
Journalist, news editor, communication specialist and Actor
ID: 1664700776
12-08-2013 10:04:59
3,3K Tweet
2,2K Followers
1,1K Following

Akulira Next Media Services Omw. Kin Kariisa🇺🇬 ankyaliddeko leero mu Bulange. Twogedde ku nsonga ez'enjawulo naddala engeri bbo abali mu byempuliziganya gye basobola okukolagana n'Obwakabaka mu kutumbula embeera z'abantu olwo ffenna wamu tuzze Buganda ku ntikko. Omuntu anaalya Ensi


NBS Television X-Files 🫵 on your 📺 28th Apr 2025 7pm & 9pm 🫵 Badebye Godfrey Canary Mugume Mukyaala Wandera 🧡 Tonny Muwangala

VIDEO: Tukyali n’omubaka wa Kawempe North Luyimbazi Nalukoola. Ono atubuulidde nti mubbanga ery’emyezi omukaaga essira agenda kulissa ku byabulamu kyoka ne mu 2026 akomawo bulungi. Tonny Muwangala #NBSAmasengejje #NBSUpdates #NBSKuKatebe

VIDEO: Omubaka wa Kawempe North Luyimbazi Nalukoola alojja obwavu obwali bumulemeseza okusoma nebumusindika mu bidongo. Ali ne Tonny Muwangala ku #NBSKuKatebe. #NBSAmasengejje #NBSUpdates

The symbolism of the birds. 1st bird came 15 mins be4 white smoke, then about 5 minutes to go, a 2nd bird came with a baby bird😳😳. Reminds one of the Holy Trinity! Father, Son and the Holy Spirit! #Pope #PopeElection #PopeWatch Vatican News vaticancatholic.com EWTN Vatican


VIDEO: Munnamateeka Luyimbazi Nalukoola yomu ku bannamateeka ba Jamil Mukulu. Jamil Mukulu avunaanibwa omusango gwobuyekera n’obutujju. Nalukoola ali ku #NBSKuKutebe ne Tonny Muwangala #NBSAmasengejje #NBSUpdates

We are at it again! Air Uganda Executive Director Jennifer Bamuturaki Tumusiime on NBS Television #NBSKukatebe this Saturday. NBS Katch Up NBS After 5 Canary Mugume Lukia Namakumbi


VIDEO: #NBSKuKatebe leero tulinako Jenifer Bamuturaki akulira Uganda Airlines. Ono yakyawa amawulire kyoka ayagala nnyo abamuvuma kuba bamwongera manyi. Tonny Muwangala #NBSAmasengejje #NBSUpdates

Something tells me to keep this Daily Monitor headline here for reference in the not-too-distant-future. #UPDFBill Human Rights Watch EU Civil Protection & Humanitarian Aid 🇪🇺 Human Rights Platform HRNJ-Uganda CentreForHumanRights UN Human Rights


This something bothers even today. With a headline from the same daily Daily Monitor . In the not-too-distant-future! #UPDFBill Allan Chekwech ahaa...


VIDEO: #NBSKuKatebe leero tulinako Jenifer Bamuturaki akulira Uganda Airlines. Tonny Muwangala #NBSAmasengejje #NBSUpdates



This Saturday David Lewis Rubongoya ku NBS Television #NBSKUKATEBE at 7:00 PM. BOBI WINE #nbsfrontline #NBSBarometer NBS

#NBSKuKatebe: Tuli ne Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya ngatottola ebikwata ku buyigirize bwe. Tonny Muwangala #NBSAmasengejje #NBSUpdates

#NBSKuKatebe: Leero tulinako muto womukulembeze we ggwanga Nzaire Sedrack Kaguta. Ono anyumya byebayitamu mu lutalo era akakasa babawenja nga nju ku nju. Tonny Muwangala #NBSAmasengejje #NBSUpdates

#NBSKuKatebe: Tukyali ne muto womukulembeze we ggwanga Nzaire Sedrack Kaguta. Sedrack Kaguta agamba abalina esuubi nti Pulezidenti akadde konna awummula bakakane kuba omukulu akyaliwo nnyo. Tonny Muwangala #NBSAmasengejje #NBSUpdates

VIDEO: Leero ku #NBSKuKatebe tulinako munnabyanjigiriza omugundiivu nga ono yamyuka ssenkulu wa Victoria University kakensa Lawrence Muganga. Tonny Muwangala #NBSAmasengejje #NBSUpdates

VIDEO: Amyuka ssenkulu wa Victoria University Dr. Lawrence Muganga gwetukyali naye #NBSKukatebe. Ono olwaleero akuba tooci mubyenjigiriza bya Uganda nebyalaba ebirina okukyuka. Tonny Muwangala #NBSAmasengejje #NBSUpdates