Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile
Bukedde TV

@bukeddetv

Ttivvi esinga obugaanzi mu Uganda. Ttivvi y'Omuntu wa bulijjo.

ID: 322594618

linkhttp://youtube.com/bukeddetv calendar_today23-06-2011 12:43:00

141,141K Tweet

105,105K Followers

155 Following

Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile Photo

Emirimu gy'omukyala emituufu, - kwetikka lubuto, - kuzaala, - kuyonsa n'okulabirira bba n'ebintu bye. - Oyo ye Farid Mpagi nga yesigamye ku Busiraamu. #Ekyenkya: Nga tukyali ku ka kaawa. Omusajja ayagala mukyala we ow'emyaka 20 alekere awo okwebaka ennyo. Bukedde

Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile Photo

#Agebweru: Mu Iran amazzi gabuze, Omusana muungi nnyo. Abakozi ba Gavumenti abamu tebakyakola . Amazzi gabuze emigga egimu gikalidde.

Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile Photo

Ka kaawa: #Ekyenkya: Obubaka ku ka kaawa. Bonna abasinga bamuwabula kuwa muwala oyo lubuto, nga kye kyokukola ekisinga ekyaaletesa omukyala awaka.

Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile Photo

Chapa General Enterprises Ltd egabudde Weewangulire Tukutuku ne Ssabbuuni Jamaa Kola kimu kyokka, gula ssabbuuni wa Jamaa wamu n'eby'amaguzi ebiweza obukadde butaano n'okusukamu ofune akakonge akakuyingiza obutereevu mu kalulu. Ebisingawo kuba essimu : 0772425023 #KappaOils

Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile Photo

#Tukyogereko: Abagundidde mu mawulire betuli nabo. Owana, Kakande ne Sserugga omukubiriza bazze okumulungula okulonda nga bwekwatambudde.

Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile Photo

Ttuntu: "Nze oli okugezaako okunnemya Kampala aba amala bya mubulago. Nneereeta nzekka e Kampala era tewali asobola kumunnemya. Ndi Street Boy"- Swahaba Kasumba - Muyimbi facebook.com/share/v/1W6rRU…

Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile Photo

#Ttuntu: Luluuno Olubiri olukulu olwa Ssaabasajja Kabaka n'ebirukwatako. Olowooza lwaki luyitibwa Mengo. facebook.com/share/v/1W6rRU…

Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile Photo

#Ttuntu: Omusomi waffe ow'olunaku ye Swahaba Kasumba agamba nno mbu Okuyimba nnaku takwagalangako. Tumukyazizza akubuulire ebimukwatako. facebook.com/share/v/1W6rRU… Bukedde

Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile Photo

Chapa General Enterprises Ltd egabudde Gula ssabbuuni wa Jamaa wamu n'eby'amaguzi ebirala ebiweza obukadde butaano n'okusukamu ofune akakonge akakuyingiza obutereevu mu kalulu. Okumanya ebisingawo kuba essimu zino: 0772425023/0703669997 #KappaOils

Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile Photo

KINO KIRANGO Oli musajja oba mukazi ng'onoonya mulimu naye nga gukyakubuze?, toddamu kutawaana kuba aba Horeb Services Uganda Limited bakuleetedde emirimu egyenjawulo mu Saudi Arabia ate ng'okugufuna osasula kitono kyokka ng'omusaala musava Essimu eri : 0752402790 | 0701 332939

KINO KIRANGO

Oli musajja oba mukazi ng'onoonya mulimu naye nga gukyakubuze?, toddamu kutawaana kuba aba Horeb Services Uganda Limited bakuleetedde emirimu egyenjawulo mu Saudi Arabia ate ng'okugufuna osasula kitono kyokka ng'omusaala musava

Essimu eri : 0752402790 | 0701 332939
Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile Photo

#OluyimbaLwo: Wiikendi eyingiddewo. Obuganda busanyufu anti Amatikkira gatuuse. Kati kola kimu saba akayimba kooyagala kakuyingize wiikendi obe musanyufu. Bukedde

Bukedde TV (@bukeddetv) 's Twitter Profile Photo

Weefunire Ssekukkuluyo nga bukyali! Olina omukisa okuwangula Tukutuku ne Ssabbuuni wa Jamaa okuva mu Chapa General Enterprises Ltd. Kola kimu kyokka, gula ssabbuuni wa Jamaa wamu n'eby'amaguzi ebirala. Okumanya ebisingawo kuba essimu zino: 0772425023/0703669997

Weefunire Ssekukkuluyo nga bukyali! 

Olina omukisa okuwangula Tukutuku ne Ssabbuuni wa Jamaa okuva mu Chapa General Enterprises Ltd. 

Kola kimu kyokka, gula ssabbuuni wa Jamaa wamu n'eby'amaguzi ebirala. 

Okumanya ebisingawo kuba essimu zino: 0772425023/0703669997