
CBS FM UG
@cbsfm_ug
Laadiyo y'Obujjajja ey'Obwakabaka bwa Buganda. Eno ye Page yaffe entongole. Twegatteko.
ID: 1668195191360978944
http://cbsfm.ug 12-06-2023 09:55:43
9,9K Tweet
10,10K Followers
492 Following

Omukulembeze w'ekisinde ky'ebyobufuzi ekya DA era omubaka wa Nyendo – Mukungwe, Owek. Mathias Mpuuga alayiziddwa ku kya pulezidenti wa Democratic Front (DF) Uganda okutandika emirimu mu butongole. #CBSFmUpdates

Kati osobola okudduukirira ensawo ya Ssaabasumba ng'okozesa Centenary Bank ng'oyita ku mikutu gyabwe gyonna okuli CenteMobile, USSD Code , n'ekussimu.





Weegatte ku Bakristu b'essaza ekkulu ery'e Kampala nga bajaguza emyaka 100 egya lutikko y'e Lubaga, osobola n'okudduukira enteekateeka z'okujaguza. Centenary Bank Kampala Archdiocese #CBSFmUpdates

Ab'akakiiko akalondoola enkola y'emirimu okuva mu ministry ya gavumenti ez'ebitundu mu Buganda Kingdom abaasoose ku mbuga y'essaza Ssese, oluvudde awo balambudde eggombolola okuli Mut II Kalangala ne Ssaabaddu Mugoye gyebalambudde ppolojekiti okuli ey'binazi n'eya Coco.




Ttiimu y’essaza SSAZA KYADDONDO etuuse mu Ssaza Essaza Mut.9 Buvuma . Enkya ku Lwomukaaga nga 5 July, yaakwambalagana ne Buvuma ku kisaawe e Maggyo. Mu gwasooka Kyaddondo yawangula Bulemeezi ku ggoolo 1-0. #CBSFmUpdates


Ssenkulu w’ekitongole kya Gavumenti eyaawakati eky’ebyobulambuzi Uganda Tourism Board Juliana Kagwa akyaliddeko Obwakabaka bwa Buganda Kingdom omulundi gwe ogusookedde ddala kasookedde alondebwa mu buweereza buno. Ayaniriziddwa Ssenkulu w’ekitongole ky’ebyobulambuzi eky’Obwakabaka ekya


Akalulu kawuuba Sipiika wa Parliament of Uganda Nnaalongo Anita Annet Among , amangu ddala ng’asunsuddwa okuvuganya ku ky’omumyuka wa ssentebe wa NRM Party omukyala ow’eggwanga, ayolekedde wa Hajji Moses Kigongo omumyuka wa Ssentebe wa NRM nebawayaamu kimu bibiri. Kirabika abadde


Minister w'ebyentambula General Edward Katumba Wamala agguddewo ekifo ekituukirwamu abakungu webalindilira ennyonyi ku kisaawe e Ntebe. Ekifo kino ekya ‘’Karibuni Lounge’’, kizimbiddwa kampuni ya Karibu era nga yekivunaanyizibwako. Muteereddwamu, ekifo awawummulirwa, entebe ezinyigaanyiga omubiri,


🧼🚮 Our Health team has donated handwashing facilities and dustbins to Dwelling Places to boost hygiene, prevent disease, and support #Mpox prevention among vulnerable children at the children's home. Our interventions are meant to save lives through hygiene /health promotion



Leero mu Program Londoola Ensonga ku 88.8 Ey'obujjajja tosubwa munna National Unity Platform Chairman Nnyanzi ku nsonga z'akayuuguumo ku bifo mu kibiina. Etandika ku ssaawa bbiri zennyini. #CBSFmUpdates


