Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile
Charles Peter Mayiga

@cpmayiga

Katikkiro (Prime Minister) of the Kingdom of Buganda (@BugandaOfficial). Personal posts end with CPM.

ID: 1495246896

linkhttps://www.buganda.or.ug/ calendar_today09-06-2013 10:48:35

12,12K Tweet

260,260K Followers

297 Following

Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Abantu bangi batandika kkampuni kyokka ne zibalema okuwanirira, kyenva njozaayoza Verona High School okuweza emyaka 10 mu kisaawe ky'Ebyenjigiriza. Nneebaza n'abaddukanya essomero lino okubbula mu kizimbe erinnya lyange. Ebyenjigiriza gwe munnyo gw'ensi era nneebaza abazadde

Abantu bangi batandika kkampuni kyokka ne zibalema okuwanirira, kyenva njozaayoza Verona High School okuweza emyaka 10 mu kisaawe ky'Ebyenjigiriza. Nneebaza n'abaddukanya essomero lino okubbula mu kizimbe erinnya lyange.

Ebyenjigiriza gwe munnyo gw'ensi era nneebaza abazadde
Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Okuva ku Mulembe gwa Kabaka Kintu, Ebika byafuuka erimu ku masiga asatu Buganda kw'etudde. Ebika y'entabiro etugatta (oluganda olw'awamu) ku Ssaabataka, Kabaka omutwe gw'Abataka Abakulu b'Obusolya. Essiga erisooka lye ly'Olulyo lw'Abalangira n'Abambejja (wewaawo nakyo Kika

Okuva ku Mulembe gwa Kabaka Kintu, Ebika byafuuka erimu ku masiga asatu Buganda kw'etudde. Ebika y'entabiro etugatta (oluganda olw'awamu) ku Ssaabataka, Kabaka omutwe gw'Abataka Abakulu b'Obusolya.

Essiga erisooka lye ly'Olulyo lw'Abalangira n'Abambejja (wewaawo nakyo Kika
Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Faith alone cannot bring about prosperity, Plain and simple. My advice is that one keeps one's faith but goes about life in a rational manner. If the (business) idea is wrong or misplaced; if you waste what you earn on non-essentials; if you're not efficient, there's no amount

Faith alone cannot bring about prosperity, Plain and simple. 

My advice is that one keeps one's faith but goes about life in a rational manner. If the (business) idea is wrong or misplaced; if you waste what you earn on non-essentials; if you're not efficient, there's no amount
Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

MC Wale Wale owa 89.2 CBS FM andeetedde bannabitone; Wajja Victor (Victor Ruz), Shena Skies Namagembe, Mugerwa Joseph Zamba, ne Dj Stevo Mbawadde amagezi bawe obudde ebitone byabwe (okuyimba, okuwandiika ennyimba, obwa maneja) bakole nnyo ate babeere bagumiikiriza bajja

MC Wale Wale owa 89.2 CBS FM andeetedde bannabitone; Wajja Victor (Victor Ruz), Shena Skies Namagembe, Mugerwa Joseph Zamba, ne Dj Stevo

Mbawadde amagezi bawe obudde ebitone byabwe (okuyimba, okuwandiika ennyimba, obwa maneja) bakole nnyo ate babeere bagumiikiriza bajja
Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

#EmmwanyiTerimba Leero nkedde mu Ssaza Kyaggwe okulambula abalimi b'emmwanyi wamu naabo abakola emirimu emirala egitambulira ku kirime ky'emmwanyi.

#EmmwanyiTerimba

Leero nkedde mu Ssaza Kyaggwe okulambula abalimi b'emmwanyi wamu naabo abakola emirimu emirala egitambulira ku kirime ky'emmwanyi.
Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Okugoba obwavu tulina kunyiikira kukola, era #EmmwanyiTerimba ly'erimu ku makubo ge tusobola okuyitamu okwegobako obwavu. E Kyaggwe nsanyuse okulaba ng'abantu bongedde okunyiikira okulima emmwanyi, kati tubakubiriza okukozesa omukisa gw'ebibuga ebibeetoolodde okubifunamu akatale

Okugoba obwavu tulina kunyiikira kukola, era #EmmwanyiTerimba ly'erimu ku makubo ge tusobola okuyitamu okwegobako obwavu.

E Kyaggwe nsanyuse okulaba ng'abantu bongedde okunyiikira okulima emmwanyi, kati tubakubiriza okukozesa omukisa gw'ebibuga ebibeetoolodde okubifunamu akatale
Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

This morning, I am honored to be attending the launch of the Wakiso District Human Rights Situation Report 2024/2025, which is now underway. A society that respects human rights lays the foundation for justice, dignity, and inclusive development.

This morning, I am honored to be attending the launch of the Wakiso District Human Rights Situation Report 2024/2025, which is now underway.

A society that respects human rights lays the foundation for justice, dignity, and inclusive development.
Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Every Parent's prayer is that his or her child may succeed in life, and that's why they choose good schools for academic knowledge and excellence. However, success in future is a reflection of character, the values that define us, the habits we adopt, the morals we exhibit, all

Every Parent's prayer is that his or her child may succeed in life, and that's why they choose good schools for academic knowledge and excellence.

However, success in future is a reflection of character, the values that define us, the habits we adopt, the morals we exhibit, all