
NKOBAZAMBOGO UGANDA
@nkobazambogo_u
Official Handle for the Governing body of all the Youth in Higher Institutions in Buganda Kingdom and Uganda at large. Started at Makerere University in 1991.
ID: 1525949883663929345
http://buganda.or.ug 15-05-2022 21:23:28
1,1K Tweet
2,2K Followers
37 Following

Ffe Nkobazambogo Makerere University Chapter tusiima era tuyazayoza Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 12 Ng'okute Ddamula twenyumiriza mu bukulembeze bwo, olwaniridde Namulondo, okubiriza abantu okukola, okuumye ekitiibwa Kya Namulondo, ozimbye Amasiro, Embiri, amasomero, amalwaliro, n'ebirala nkumu!


Ssentebe Adrian Lubyayi nga ayanirizibwa bassentebe ba Kabale sub region okuva ku hotel Adrico weyasuze e Kabale okwolekera mu lukiiko lwa bassentebe aba Ssentema region. Obumu Gemanyi. ADRIAN ABRAHAM LUBYAYI #Nkobazambogo #KabakaWange


Olukiiko lw’abassentebe ku Hotel Adrico e Kabale okwanjulira Ssentebe Adrian Lubyayi ebifa mu nkobazambogo Kabale, Ishaka, Bushenyi, Fortportal ne Mbarara wamu n’enteekateeka y’okulambula kwa Ssentebe okwanjulwa. ADRIAN ABRAHAM LUBYAYI #OkukyalaKwaSsentebeAdrian


“Okubaganya ebirowoozo kikulu nnyo nnyini kituyamba okutabagana n’okufuna endowooza etugatta”, wano nga Ssentebe Adrian Lubyayi ali n’abakulembeze ba Kabale sub region oluvanyuma lw’olukiiko ku ADRICO HOTEL e KABALE. ADRIAN ABRAHAM LUBYAYI #Nkobazambogo #ZambogoKabale


“SSEKABAKA SSUUNA” ly’erinnya ly’omuti Ssentebe wa nkobazambogo mu ggwanga Omw. Adrian Lubyayi gweyasimbye ku Uganda College of Commerce e Kabale. Obumu Maanyi. ADRIAN ABRAHAM LUBYAYI #Nkobazambogo #ZambogoKabale


Bannakibiina kya Nkobazambogo Kabale University ne Ssentebe wa Nkobazambogo mu ggwanga Omw. Adrian Abraham Lubyayi. Mwebale nnyo nnyini bannaffe. ADRIAN ABRAHAM LUBYAYI #Nkobazambogo #ZambogoKabale



Okuzimba Buganda buvunanyizibwa bwaffe ffenna! Naffe abali ku mitimbagano; X, Tiktok, YouTube, Instagram, Facebook n'emirala omukisa gwaffe okukiika Embuga guuguno! Twegatteko okuwagira gy'Obwakabaka ng'oyita ku 0757068605 #BYBYLuwaloLwaffe2025 #LuwaloOnline Miiro Shafik


Leero mazaalibwa ga Ssentebe Brian Namugera okuva ku Makerere University. Ssebo Ssentebe yogaayoga nnyo okutuuka ku mazaalibwago. Twebaza katonda olw'obulamu bwakuwadde ssaako n'emirimu gyakukozesezza mu kawefube wokuzza Buganda ku Ntikko. Nkobazambogo Makerere University Chapter Brian Namugera


Tuyozaayoza munnankobazambogo Csl. Kakumba Nelson Kireku okutuuka ku mazaalibwage. Ssebo Kakumba Nelson yogaayoga nnyo. Tusaba katonda akukuume, akuwe obulamu obulungi era akutuweere omukisa. Awangaale nnyo muzzangoma.




Tuyozaayoza Omumbejja Katrina Sarah Sangalyambogo Mirembe Nachwa okutuuka ku mazaalibwage. Ssebo yogaayoga, twebaza katonda olw'obulamu bwakuwadde n'ebirungi byakukozesa bulijjo. Buganda Youth Council Buganda Kingdom


