SPARK TV (@sparktvuganda) 's Twitter Profile
SPARK TV

@sparktvuganda

Uganda’s 1st female-focused TV channel offering fresh, original programming to inspire and empower young women. Contact: [email protected]

ID: 4713518183

calendar_today05-01-2016 09:41:56

67,67K Tweet

177,177K Followers

548 Following

SPARK TV (@sparktvuganda) 's Twitter Profile Photo

Minisitule y'eby'ettaka etegeezeza nga bwebakanye nenteekateeka y’okuleeta tekinologiya amanyiddwa nga Block Chain kko ne AI, nga yenna agendereddwamu kunogera ddagala ekizibu ky’ekibba ttaka ekikudde ejjembe mu ggwanga. #AgafaEyo youtu.be/js7gA-Cr74w?ut…

SPARK TV (@sparktvuganda) 's Twitter Profile Photo

Eby’obufuzi bikomezza olutalo lwa Walukagga ne Jacob - Rema yali yabaawula lwa kubazira bombi #DailySoup youtu.be/yyvWDp_8KJ8?ut…

SPARK TV (@sparktvuganda) 's Twitter Profile Photo

Ahmed Wahab ne Rehmah Danielle baasimbudde dda ne #Ennyanda ku #SparkTV. Beegatteko kati omanye ebifudde mu nsiike y'eby'emizannyo wiiki eno #EnnyandaKuSparkTV - ntv.co.ug/ug/spark-tv-li…

Ahmed Wahab ne Rehmah Danielle baasimbudde dda ne #Ennyanda ku #SparkTV.

Beegatteko kati omanye ebifudde mu nsiike y'eby'emizannyo wiiki eno #EnnyandaKuSparkTV - ntv.co.ug/ug/spark-tv-li…
SPARK TV (@sparktvuganda) 's Twitter Profile Photo

Munna NUP Umar Magala atangaazizza ku by'okuva mu lw’okaano lw’okuvuganya ku kifo kya meeya #AgafaEyo youtu.be/jScUbsObhC8?ut…

SPARK TV (@sparktvuganda) 's Twitter Profile Photo

Abeenyigidde mu kalulu k'abavubuka batadde akakiiko k'eby'okulonda ku nninga okuddamu okubalondesa #AgafaEyo youtu.be/_yGalp3yPZE?ut…

SPARK TV (@sparktvuganda) 's Twitter Profile Photo

Abakulira amasomero ga bonna basome aga Siniya mu disitulikiti ey'e Mpigi balaajanidde gavumenti okubongera ku nsimbi zibayambeko okukulaakulanya ebitone by'abayizi. #AgafaEyo youtu.be/dkJQUAN2hFE?ut…

SPARK TV (@sparktvuganda) 's Twitter Profile Photo

Okukyuusa ekyapa okukizza mu mannya g'omuntu ali emitala w'amayanja kikolebwa kitya? Laba omukugu ng'akunnyonnyola. #MyHouseMyHome

SPARK TV (@sparktvuganda) 's Twitter Profile Photo

While I was in Isael, war suddenly broke out, and all football activities were suspended. For my safety, my landlord took me to a secure safe house where I had to spend the night, uncertain of what would happen next - Azizz Kayondo, International Footballer #ComingHome

SPARK TV (@sparktvuganda) 's Twitter Profile Photo

After spending the night in a safe house during the conflict in Israel, I knew I had to leave. I called my manager, asking him to help me get out of the country. When I reached the airport, flights were grounded - Azizz Kayondo, International Footballer #ComingHome

SPARK TV (@sparktvuganda) 's Twitter Profile Photo

I’ve played football in several countries, but my time in Israel was unforgettable; war broke out suddenly, football stopped, and I spent the night in a safe house, unsure of what would happen next. - Aziz Kayondo, International Footballer #ComingHome #Ntabadde

SPARK TV (@sparktvuganda) 's Twitter Profile Photo

Sodo Aine Kaguta atandise kaweefube w'okunoonya akalulu k'ekifo ky'obubaka bwa palamenti obwa Mawogola North, oluvannyuma lwa gwabadde avuganya naye okuweebwa kaadi y'ekibiiina ki NRM mu kalulu ka 2026, Shartis Musherure okulangirira nti avudde mu lw'okaano. #SparkUpdates

Sodo Aine Kaguta atandise kaweefube w'okunoonya akalulu k'ekifo ky'obubaka bwa palamenti obwa Mawogola North, oluvannyuma lwa gwabadde avuganya naye okuweebwa kaadi y'ekibiiina ki NRM mu kalulu ka 2026, Shartis Musherure okulangirira nti avudde mu lw'okaano.
#SparkUpdates