
Vincent Matovu
@vmatovu67
Ssekiboobo @EssazaKyaggwe ||
Rotarian || Educationist
ID: 1798234772319182849
http://OurladyofAfricaschools.sc.ug 05-06-2024 06:10:51
108 Tweet
173 Followers
8 Following










Kanso eyatuuziddwa eggulo yasiimye abaaliko abawereza mu Ssaza ate n'abantu abaliko kyebaakola mu mpaka za Nalulungi gyebuvuddeko. Mbeebaza olwokusigala nga baagala Essaza Kyaggwe . Mbajukizza nti ku Sande eno, tuzzanya ne Butambala mu mupiira gw'Amasaza ku Bishop's SS Mukono.



Bannakyaggwe, nga bwemuze muwagira tiimu yaffe Kyaggwe Football Team, mbayita okubaawo nga tuggalawo first round nga tuzanya ne tiimu ya ESSAZA KABULA Emiryango gigulwawo kumakya.

Olwaleero, Katikkiro alumaze mu Ssaza Kyaggwe ng'alambula abalimi be mmwanyi mu nteekateeka ya #MwanyiTerimba . Mu balimu abalambuddwa mubademu, Omw. Eddie Kimuli, Batabani b'omugenzi Yawe abamanyiidwa olw'erinya lya Kitaabwe ne Hajji Umar Ddumba. Mwanyi Terimba Limited Buganda Cultural & Development Foundation(BUCADEF)


Enkya ya leero ssekiboobo oweek. Vincent Matovu asisinkanye ssentebe wa District ye erick odhiambo Rev. Bakaluba Mukasa wamu ne CAO Muky. Elizabeth Namanda. Boogedde ku nsonga nyingi omubadde n'ettaka erituddeko ekitebe kya District eno.


